Emirembe Omusanvu Egy’Ekkanisa.


   Ekitabo ky'Okubikkulirwa.

Emirembe Omusanvu Egy’Ekkanisa.

Omuwandiisi (si nnannyini) w'ekitabo kino ye Yokaana omutukuvu. Bannabyafaayo bakkiriza nti obulamu bwe obwasembayo yali mu Efeso, wadde we yawandiikira ekitabo kino yali ku kizinga Patumo. Si byafaayo bya bulamu bwa Yokaana, wabula kwe Kubikkulirwa kwa Yesu Kristo mu mirembe gy'ekkanisa egy'omu maaso. Mu lunyiriri olwokusatu kiyitibwa bunnabbi era ddala bwe kityo bwe kiri.

Kati ekigambo ky'Oluyonaani ekikozesebwa ku kubikkulirwa kiyitibwa “apocalypse” ekitegeeza “okubikkulako”. Okubikkula kuno kunnyonnyolwa bulungi n'eky'okulabirako ky'omwozi w'ebifaananyi (sculptor) ng'abikkula ku mulimu gwe egw'ebyole, okubyoleka eri abalabi. Kwe kusaanukula, okubikkula ekyo ekibadde kikwekeddwa. Kati okubikkulwa kuno si kwe kubikkulwa kw'Obwa-Kristo kwokka, naye kwe KUBIKKULWA KW'EMIRIMU GYE EGY'OMU MAASO MU MIREMBE OMUSANVU EGY'EKKANISA EGIJJA.


1.Okub. 2:1-7EfesoA.D 53-170Pawulo
2.Okub. 2:8-11SumunaA.D 170-312Iraneus
3.Okub. 2:12-17PerugamoA.D 312-606Martin
4.Okub. 2:18-29SuwatiraA.D 606-1520Columba
5.Okub. 3:1-6SaadiA.D 1520-1750Luther
6.Okub. 3:7-13FiraderufiyaA.D 1750-1906Wesley
7.Okub. 3:14-22 LawodikiyaA.D 1906-????"Eriya"

   Emirembe Omusanvu Egy’Ekkanisa.

   Download...

   The Gentile Kingdoms


Ekitabo ky'Okubikkulirwa.
Continues on next page.
(Obubaka eri Omulembe
gwa Lawodikiya.)


  Bayibuli egamba...

Mazima Mukama Katonda taliiko ky'alikola wabula ng'abikkulidde abaddu be bannabbi ekyama kye.

Empologoma ewulugumye, ani ataatye? Mukama Katonda ayogedde, ani ayinza obutalagula?

Amosi 3:7-8


Click on an image to download the fullsize picture.



Daniel Poster

Available from: Email:
ronmillevo@yahoo.com

Seven Church Ages Poster

Available from: Email:
ronmillevo@yahoo.com

Revelation Poster

Available from: Email:
ronmillevo@yahoo.com


7 Church Ages




Poster - The Seven Seals

Email:
ronmillevo@yahoo.com


Mpagi y'omuliro.

Bire eby'eggulu.

Before...

After...

Merukizeddeeki
ono y’ani?

English Newsletter Site.

Olusozi Sinaayi. Meriba.

Okubikkulirwa.
Series.

Enjiri ya Yesu Kristo.

 

Mwenenye, mubatizibwe

Okukwakkulibwa.

Archaeology.
Sodoma ne Ggomola.

Bire eby'eggulu.

Mpagi y'omuliro.

Olunaku Olwo
Ku Kalivaaliyo.

Emirembe Omusanvu Egy’Ekkanisa.

Okubikkulirwa kwa
Yesu Kristo.

Bulamu Kigambo series.

Kiseera eky’Enkomerero.

Obubonero Omusanvu.

Omuti Ogw’Obulamu.
Ezzadde ly'omukazi.

Ensinza ya Mwana
ne Nnyina.

Omukazi oyo Yezeberi.

 

Enjigiriza ya
Banikolayiti.

Enjigiriza ya Balamu.

 

Okwolesebwa okw’oku
kizinga Patumo.

Kristo Ebweru w’Ekkanisa.

 

Obubaka eri Omulembe
gwa Lawodikiya.
Okufumbiriganwa
n’okwawukana.

Okufa.
Leka ntunule okusukka
Olutimbe lw'ebiseera.

Luganda omubaka.

Quote from  "The Voice of the Sign"
(PDF English)



Message Hub...Choose your Language and download Free Messages from Brother Branham